Appearances of Disability and Christianity in Uganda

Appearances of Disability and Christianity in Uganda
复制标题

乌干达的残疾和基督教的出现

DOI:
--
复制
发表时间:
2019
影响因子:
1.9
通讯作者:
Tyler Zoanni
Tyler Zoanni
中科院分区:
法学1区
文献类型:
--
作者:
Tyler Zoanni

文献摘要

被引文献

相似文献

这篇文章探讨了基督教是如何导致乌干达出现认知障碍的,乌干达是一个拥有世界上最进步的残疾政策的国家,但在对认知障碍者的正式护理和宣传方面却很少。作为出发点,文章引用了汉娜·阿伦特的外表概念,以此来主题化公开展示在乌干达社会生活中的重要性,以及明显严重残疾的人对乌干达社会美学的挑战。它首先追溯了在组织乌干达世俗残疾法律和激进主义的自由逻辑下认知残疾是如何消失的,然后根据天主教和五旬节派的神学差异和共同的家长制,比较了天主教和五旬节派努力维持认知残疾外表的方式。尽管面对认知障碍的基督教家长式作风可能会被证明是对残疾政治的自由主义愿景的反感,但我认为,它支撑着一种形式的残疾外表,否则在乌干达是不可能的。 布芬泽 Ekiwandiiko Kino kagira ddala Bulungi,NGA obukristaayo bwe bwaddeyo ennyo ku nsonga etekwatiddwa Bulungi ey‘endabika y’abantu abalina obulemu m buesobobola NGA buva ku bonggo NGA BILAI MUD乌干达。Eggwanga erya乌干达lirina enkola ennungi muby okwezza obuggya ku nsonga y‘abantu abo munsi yonna.Wabula吃了kinakuwaza nnyo,NTI liBulamu nnyo enkola ennungamu mungeri y‘okuwagira endabirira esaanidde abantu abo,mumbeera zaabwe Zokutwalira Awamu。Ekiwandiiko Kino okwawukana ku by ya Bulijjo ebiala,kikoona butereevu ku ndowooza ya Hannah Arendt,Nga Kirina n‘okulaga okusomoza okuleteddwaawo obutafa Bulungi ku Bantu Abo亩mbeera zaabwe muggwanga Lyonna.我不知道你的名字是什么,我的名字是:我的名字是什么,我的名字是什么?Naye吃了olwokuberawo enjawukana z‘e byeddini wakati waabo ombi,nekitasobola kuthama Bulungi,NGA Kino kiva mukugaana okukolera Awamu,NGA abantu Abali ku Mulimu ogumu。我爱你,我爱你。羽衣甘蓝、羽衣甘蓝。Ekyo ne kiyimirizaawo endabika eyobulemu obuesobola era NGA Nayo tesoboka Mu乌干达kuklebwako.
This article considers how Christianity contributes to the appearance of cognitive disability in Uganda, a country with some of the most progressive disability policies in the world but little in the way of formal care and advocacy for cognitively disabled people. As a point of departure, the article invokes Hannah Arendt’s notion of appearance as a way to thematize the importance of public display in Ugandan social life, as well as the challenge that people with evidently profound disabilities pose to Ugandan social aesthetics. It first traces how cognitive disability disappears under the liberal logics that organize Uganda’s secular disability laws and activism, and then compares the ways that Catholic and Pentecostal efforts sustain the appearance of cognitive disability, in light of their theological differences and their common paternalism. Even as Christian paternalism in the face of cognitive disability may prove repugnant to a liberal vision of disability politics, I argue that it sustains a form of disability appearance otherwise not possible in Uganda. Bufunze Ekiwandiiko kino kilagira ddala bulungi, nga obukristaayo bwe bwewaddeyo ennyo ku nsonga etekwatiddwa bulungi ey’endabika y’abantu abalina obulemu mu butesobola nga buva ku bwongo nga bali mu Uganda. Eggwanga erya Uganda lirina enkola ennungi mu byokwezza obuggya ku nsonga y’abantu abo munsi yonna. Wabula ate kinakuwaza nnyo, nti libulamu nnyo enkola ennungamu mu ngeri y’okuwagira endabirira esaanidde abantu abo, mu mbeera zaabwe zonna okutwalira awamu. Ekiwandiiko kino okwawukana ku bya bulijjo ebirala byonna, kikoona butereevu ku ndowooza ya Hannah Arendt, era nga kirina n’okulaga okusomooza okuleteddwaawo obutafa bulungi ku bantu abo mu mbeera zaabwe mu ggwanga lyonna. Ekiwandiiko kisookera ddala n’okulaga engeri y’okufaayo ku nsonga eyo bwe kigenda kisaanirawo ddala nga kino kiyita mu kwekkiriranya abantu kwe batambuliramu ng’abakweyambisa, nga bakola amateeka agakwata ku butesobola obw’obwongo, wamu nebirala ebikolebwa okukisaamu amaanyi, Kati ekyo, nga bwe twongerako netukigeerageeranya n’ekyo ekikolebwa abakatuliki n’aba Pentekooti ku nsonga eyo yemu mu kuyimirizaawo endabika entuufu eyandisaanidde ku bantu abo abalina obulemu bwobutesobola. Naye ate olwokuberawo enjawukana z’e byeddini wakati waabo bombi, nekitasobola kutambula bulungi, nga kino kiva mu kugaaana okukolera awamu nga abantu abali ku mulimu ogumu. Ekisinga obukulu nga kyekireeeta obutakkanya obwo kyangu okulaba. Kale obutasobola kukolera wamu olw’obukulu bwensonga eyo, nakyo kiyinza okuva ku bukyaayi okwesigamiziddwa ku kwolesebwa okulina obulemu mu bwongo, mu nfuga yaabwo egobererwa. Ekyo ne kiyimirizaawo endabika eyobulemu obutesobola era nga nayo tesoboka mu Uganda kukolebwako.